ABAZIRANGO


JJAJA MUTEESAASIRA KEEYA TENDO

Mbalamusiza abazirango bassebo ne bassebo. Mwebale kututeekamu bwesige wamu ne
bakulembeze banange ab’olukiiko olukulembeze mu kika kyaffe eky’engo.
Twebaza abazirango olw’okuyimirizaawo ekika kyamwe mu by’ensimbi ezituyamba okutambuza
emirimu era netubasaba obutakoowa okutuusa ekika bwe kinaafuna amakubo
amalala mwekiggya ssente ezikola emirimu.

OBUBAKA BWA JJAJAFFE

Eri mmwe bazzukulu bange abaagalwa ennyo,
Bazzukulu, kino naalyagadde nkigambe baganda bonna
naye ntya nti abantu abalala bajja kulowooza nti mbasosodde.Sso kankigambire ddala mmwe bazzukulu abange.
Omuntu ensi agiyitamu mu kusoomoozebwa kyokkanga okwewaayo kwe kumuwanguza, obugumu n’obugumiikirizabyonna temubirekanga mabega. Omuntu takutiisanga n’akulemesa okweyogerako ate
n’okwogera ku bikukwatako naddala nga bibyo ddala.Mu butuufu waliwo ebintu ebibyo ddala, ate n’ebikukwatakoebibyo ddala, mwe muli abeŋŋandazo,ob’omusaayigwo, ekika kyo ate n’eggwangalyo. Ebyo
biva kubakaddebo paka ku Kabaka wo.Ate n’ebikukwatako, muno mwe muli; ensiiyo, eddiiniyon’eby’obugaggabyo. Enjawulo eriwo eri nti ebibyotosobola kubikyusa okujjako ng’ofudde ate ebikukwatako biri mu kusalawokwo okuba mu byo oba okuba nabyo.Ku byombi bw’oba obirwanirira ennwana ziba zanjawulo. Ebibyo olwanira ddala oba ofa n’ofaate bikukwatako olwana olekamu.Wano waliwo ekiseera wetwatiirangan’okwogera nti tuli baganda kyokka atenga twabanga mu Buganda. Atera waliwo n’ebiseera bakyeruppe we batujoogeranganga bawangangusa Bakabakabaffe ate ne tusigala nga tukyalya nabo.
Naye mbagamba nti nze natandika ddaomuze gw’okuboola omuntu azzannyirakukyange. Bwobanga oyogera ku kikyoojjangayo n’agomu Suchen Sie etwas interessantes? motivationsschreiben studium buto.Siireme kubajjukizanga olutata ntiomuganda ttakaeraky’ovaolaba nti omuganda assibwamu ekitiibwa ayitibwamutaka.

Omutaka Muteesaasira
Ssabasajja awangaale
Abazirango tuddeyokko ku butaka